Omusumba Joseph Serwadda y'alondeddwa okukulembera Abalokole
Omusumba Joseph Serwadda nga ye musumba omukulu owa Victory Christian Centre yalondeddwa okubeera omukulembeze w’abalokole( Born Again Faith) mu Uganda era wakuyitibwa Omutume.
Okulonda okwaliwo ku lwokuna nga 12 omwezi guno, kwaali kitundu ku nteekateeka y’olukungaana lw’abasumba b’abalokole bonna olwatuula ku Seroma High School e Mukono.
Omusumba Serwadda yaloonze Apostle Julius Peter Oyet okubeera omumyuuka we era asubiira okulangirira akakiiko k’abantu banakola nabo akajuvvu oluvanyuma lwa wiki bbiri.
Abakulembeze b’enzikiriza y’abalokole baasabye gavumenti ekakase nti okulonda kw’omwaka ogujja kuba kwa mirembe era ne bavumirira nnyo ebikolwa ebyefujjo ebyalabiddwako mu kulonda kwa NRM ng’ekibiina. Baasabye ekitongole ky’ebyokulonda obutabamu na kyekubiira yenna eri bonna abanaba besimbyewo ku bifo eby'enjawuloLive Radio
Amawulire
Makerere erinyisizza omutindo gw'okusoma
Ettendekero ekkulu mu ggwanga erya Makerere University lirinyisizza omutindo gwalyo ogw’okusoma ebitabo okuva mu tterekero lyabo bweritandisewo enkola eyokubisomera ku yintaneti.
Read moreOmuliro gusaanyizzawo tani za pamba 10,0
Omuliro ogwatandise mu ttuntu lyagyo ku Ssande gwasaanyizzawo tani za pamba ezisoba mu 10,000 e Gulu.
Read moreSsemaka atugumbudde amabugye 2
Polisi mu Arua eriko musajjamukulu ow’emyaka 25 gw’ekutte olw’okutirimbula amabujjege ababiri bweyagasibyemu emiguwa n’agawanika.
Read moreOkwokya empiira kusa…
Omuliro gw’oluyiira gusaanyizzawo yiika z’ennanaansi ezisoba mu 30 mu ggombolola y’e Kikyusa mu disitulikiti y’e Luwero.
Abaatemudde omuyizi …
Polisi e Luwero ekutte abantu bana abeetabye mu lukwe lw’okutta omuyizi wa Ndejje High School.
Okulunda enjuki muku…
Abalunzi b’enjuki mu disitulikiti y’e Kabale baagala minisitule y’ebyenjigiriza egatte amasomo g’okulunda enjuki (Apiculture )mw’ebyo ebisomesebwa abayizi mu masomero ga pulayimale.
Tetujja kusomesa - A…
Ng’amasomero gateekateeka okuggulawo olw’olusoma olusooka omwaka guno, abasomesa basazeewo kugumba ku ssomero lya Bat Valley Primary School okutuusa nga gavumenti ekoze ku nsonga zabwe.
Owa polisi asindikid…
Omupolisi akolera e Koboko yasindikiddwa mu kkomera ly’e Gbukutu olw’okukwata omwana atanetuuka n’okujja ensimbi ku bantu ng’akozesa obukujjukujju.
Kajubi azziddwayo mu…
Omusuubuzi eyegulira erinnya mu kusaddaka omwana, Godfrey Kato Kajubi, azziddwa mu kkomera lya Masaka Central Prison ku nsonga z’okusaddaka Joseph Kasirye eyali ow’emyaka 12 mu mwaka gwa 2008.
300 bagobeddwa ku tt…
Ab’obuyinza mu ggombolola y’e Namalu mu disitulikiti y’e Nakapiripirit bakonkomadde n’abantu abawerera ddala 300 abaagobeddwa mu maka gaabwe ba ssenkulu b’amakomera.
Abavubuka batabuse o…
Abakulembeze b’abavubuka mu Kampala balabudde bakulembeze banaabwe aba National Youth Council ku nteekateeka yabwe ey’okwekalakasizza ku nguudo z’omu Kampala nga 20 omwezi guno, nga bawakanya eky’okuwa abavubuka b’omu disitulikiti ya…
Polisi erabudde ab'e…
Ekitongole kya Polisi ekivunaanyizibwa ku by’ettaka ekya Land Protection Unit kyolekedde olusozi gambalagala olw’okumanyisa bannayuganda engeri y’okwerinda bannaggagga abamaliridde okubabbako ettaka lyabwe.
Who's Online
| Total Visits: | 62293 |


